Byowaba by bebe cool

Replies: 0 - Views: 10

Scarcity: 25/12/24 - 10:04:57
IntroRooonieChorusEbyo byowaba Byebikuletera okulumwa nobuba Abanjagala bangi nawe kyomanyi Wumula mukwano bambi towaba Ebyo byowaba Byebikuletera okulumwa nobuba Abanjagala bangi nawe kyomanyi Wumula mukwano bambi towaba Yeah yi yeah Verse IShe said she is gone Agendera dala obusungu bungi Ansude mukateebe kakulajana Antaganjula omutiima Nange Yeah yi yeahMbuno tukiteLife ya bassajja yakumulumya Nebikemo ebyo bingi Nja kumwenenya Ekintu ekikyamu kyandowoleza Yeah yi yeahAbassajja twalya ki Byemutulabamu ebikyamu bingi Tulina omukwano tuli bantu Mutulekera ebiwundu bingi Kumitimaa Chorus Ebyo byowaba Byebikuletera okulumwa nobuba Abanjagala bangi nawe kyomanyi Wumula mukwano bambi towaba Ebyo byowaba Byebikuletera okulumwa nobuba Abanjagala bangi nawe kyomanyi Wumula mukwano bambi towaba Yeah yi yeahVerse IIYeggwe eyandukaluka Omutiima noguyimbula Kati no tonkyunya kyunya Bino byoyuzayuza Omutiima nogutaagula Mukwano ogenda bintamya aKatino tonsikambula Mbadde mugumu Omukwano nenjiwayiwa ahNtuuse wenkigatira Tokisengula mukwano Ogenda kuntamya Guno omukwano gwoOtoolako butoozi Newepimira Guno omutiima gwo Kyogugamba baby kyegugamba Ahh ahh Chorus Ebyo byowaba Byebikuletera okulumwa nobuba Abanjagala bangi nawe kyomanyi Wumula mukwano bambi towaba Ebyo byowaba Byebikuletera okulumwa nobuba Abanjagala bangi nawe kyomanyi Wumula mukwano bambi towaba Yeah yi yeahVerse IIIShe said she is gone Agendera dala obusungu bungi Ansude mukateebe kakulajana Antaganjula omutiima Nange Yeah yi yeahMbuno tukiteLife ya bassajja yakumulumya Nebikemo ebyo bingi Nja kumwenenya Ekintu ekikyamu kyandowoleza Yeah yi yeahAbassajja twalya ki Byemutulabamu ebikyamu bingi Tulina omukwano tuli bantu Mutulekera ebiwundu bingi KumitimaaChorus Ebyo byowaba Byebikuletera okulumwa nobuba Abanjagala bangi nawe kyomanyi Wumula mukwano bambi towaba Ebyo byowaba Byebikuletera okulumwa nobuba Abanjagala bangi nawe kyomanyi Wumula mukwano bambi towaba Yeah yi yeah



1/1

Home>Forums>BREAKING LIMITS Club
>Mission possible>Byowaba by bebe cool

ChatLanka 2013-2023