Last chance

Replies: 1 - Views: 3

shary: 29/12/24 - 16:40:08



shary: 29/12/24 - 16:40:53
Siriddamu kwagala
Bwe bigaana siriddamu kwagala (eno ye last
chance)
Walaayi siriddamu kwagala
The Lyrical Boy
Acidic Vokoz
Leka mbyogere mu lujjudde
Sijja kulinda bansekerere
Ebyomukwano bintamye mbikooye
Aah, aah
Nze buli gwenfuna heartbreaker
Ne love bagintamizza
Bannumya ngabalina kye bannanga
Kale kiki kye bannanga?
Naye lwaki?
Lwaki bino lwaki mubinkola?
Ani gwe nakola ekibi?
Lwaki temusaasira? Aah
Kati ŋŋenda kwagalayo omu omui ogusemba
(era)
Bwe bigaana siriddamu kwagala gwe gusemba
(babe)
Nze siriddamu kwagala
Bwe bigaana siriddamu kwagala (eno last
chance)
Walaayi siriddayo kwagala (no)
Bwe bigaana siriddamu kwagala (eno last
chance)
Naye mmwe mukikola mutya eyo oh?
Mweyagala nga Adam ne Haawa
Nze neegomba ekintu ekyo nnyo, nnyo
Kiri okay am gonna try
Kino kye bayita last chance
Era guno gwe mui ogusemba
Bwe kigaana sibiddira
Nze buli gwenfuna heartbreaker
Ne love bagintamizza
Bannumya ngabalina kye bannanga
Kale kiki kye bannanga?
Naye lwaki?
Lwaki bino lwaki mubinkola?
Ani gwe nakola ekibi?
Lwaki temusaasira? Aah
Kati ŋŋenda kwagalayo omu omui ogusemba
(era)
Bwe bigaana siriddamu kwagala gwe gusemba
(babe)
Nze siriddamu kwagala
Bwe bigaana siriddamu kwagala (eno last
chance)
Walaayi siriddayo kwagala (no)
Bwe bigaana siriddamu kwagala (eno last
chance)
Leka mbyogere mu lujjudde
Sijja kulinda bansekerere
Ebyomukwano bintamye mbikooye
Aah, aah
Nze buli gwenfuna heartbreaker
Ne love bagintamizza
Bannumya ngabalina kye bannanga
Kale kiki kye bannanga?
Naye lwaki?
Lwaki bino lwaki mubinkola?
Ani gwe nakola ekibi?
Lwaki temusaasira? Aah
Kati ŋŋenda kwagalayo omu omui ogusemba
(era)
Bwe bigaana siriddamu kwagala gwe gusemba
(babe)
Nze siriddamu kwagala
Bwe bigaana siriddamu kwagala (eno last
chance)
Walaayi siriddayo kwagala (no)
Bwe bigaana siriddamu kwagala (eno last
chance)



1/1

Home>Forums>SHARY ALKUBWA UNITY PLATFORM Club
>Chatlanka amazon>Last chance

ChatLanka 2013-2023