Lovely LyricsReplies: 14 - Views: 24
shary: 28/12/24 - 00:31:17 Recordinga, Everything Im going to say here If
in the morning they forget Playinga, And help
me remind me, I promised never to love the
love I have for you Time go, many fading but I
for you I will not kill(love) what makes me your
customer, your love Youre a fucker youre a
magician, I see you (youre a magician) Youre a
lawyer, youre a pastor In the song youre a
doctor Youre a professional magician, its how I
see (youre a magician) Youre an actor in the
action movies I see You deserve to be called
baby Ive seen many, but you, your love
worships me knows Darling, love makes me
swear, Im asking for a plan(kama kawayida)
Never mind, Never mind, Never mind Your my
gal (they have nothing to tell us) they can try
they can try But I cant let go doctor Youre a
professional magician, its how I see (youre a
magician) Youre an actor in the action movies I
watch Im still reading you but I havent learned
you I missed you Ill call you And, much in me
you expect Ive expected some you get ah OK, I
wanna let you know For your love I will never
let you go, let you go
shary: 28/12/24 - 00:45:13 Yeah, Its yo boy Rickman Manrick nga bulijjo
Anti asitama ku hummer nga basummer
Eno, Cinderella, Ciii
Tatamira wine tamunwa tayagala
Anyumila ngoye kyekilala ekimunjagaza
Respect nokwewa yewa ekitibwa
Mini skirt siza babanda, aahhh
Agamba ebya love yabikowa
Mukwano bagukyanga nga ba baller
Nga naba fussa bangi nabo yabakowa
She can still love but she is on final
Producer title yakayimba ebere Bread and Butter
Latest version ya An-known Prosper
Enyimba kamuwe nanti ndi entertainer
When she is in love me am in love
Abasinze bangi benzizze ndabalaba eyo mukubo
Abeyitta abalungi anga ate nempissa zero
Award zababbi bazitwala
Award yabalungi yiye
Owomukwano Cinderella (Cinderella)
Cinderella bwenkulabye (Uhh)
Yoono ye abaki...
Yoono abakila gwendabye nze (Yoono)
Owange gwenfunye nze, eh (Cinderella)
Omulungi Cinderella (Owomukwano Cinderella)
Cinderella bwenkulabye
Yoono ye abaki...
Yoono abakila gwendabye nze
Owange gwenfunye nze (Uh yeah)
Uuuuuu huuu Uuuuuu huuu
Yoono gwendabye nze Ehh
Yeah uh Ogamba ebya love wabikoowa
But you can still love, kekasera
Akagato kko nkalese baby Cinderella
Ka kneckless kobusungu bwe biseera
Abakulimba bangi ye singa nakeera
Siri mulangira ne nsibi sirina era
Naye omukwano gwo nina Cinderella
Gujjuza amapera, baby terela
Producer title ya kayimba ebere Bread and Butter
Latest version ya Rickman Ricky
Enyimba kamuwe nanti ndi entertainer
When she is in love me am in love
Abasinze bangi benzizze ndabalaba eyo mukubo
Abeyitta abalungi anga ate nempissa zero
Award za babbi bazitwala
Award ya balungi yiyo
Owomukwano Cinderella
Cinderella bwenkulabye
Yoono ye abaki...
Yoono abakila gwendabye nze
Owange gwenfunye nze, eh
Omulungi Cinderella
Cinderella bwenkulabye
Yoono ye abaki...
Yoono abakila gwendabye nze
Owange gwenfunye nze, yeah
Kisumuluzo kyange
Nkusibilayo wabweru oba ne munda
Kendikuletera kali akagato kko
Abalala banyiya amapenzi nenkowa
Cindy youre on my mind (youre on my mind)
Youre on my mind (youre on my mind)
Era yegwe wange my woman
Yegwe wange my woman
shary: 28/12/24 - 00:45:44 Omega Lyrics by An-Known
Love love love
Oh oh oh
In my life
Gw’olinga amasannyalaze
Era mu bwongo ne mu musaayi
Nkozesa by’oyagala
Yadde bangi
Abakugamba ebigambo eyo gy’oyita
Nga bali na mu love yaffe bageya
Bagambe nze ewuwo nze Alpha era Omega, hmmm
Ondi munda mu heart
Era ne ku ngulu ku face
Orollinga inside emirundi gye nkuyita love
Ssibala na kubala
Munda mu heart
Era ne ku ngulu ku face
Orollinga inside emirundi gye nkuyita love
(Love, love, love)
Ddembe ddembe ddembe (give me love, aah)
Hmmm, gw’oli international (mutima gukuba
tegukuba)
Love, ddembe ddembe ddembe (give me love, aah)
Hmmm, gw’oli international (mutima gukuba
tegukuba)
Spot Music
Hmmm, gwe manya ndi mujaasi wo malayika
Ndi wa kukugoberera ppaka ku Bayita
Ebigaanye nsaba yenze gw’oba oyita
Nsula kumpi awo ne w’oyita
Ondi munda mu heart
Era ne ku ngulu ku face
Orollinga inside emirundi gye nkuyita love
Ssibala na kubala
Munda mu heart
Era ne ku ngulu ku face
Orollinga inside emirundi gye nkuyita love, eh
Ddembe ddembe ddembe (give me love, aah)
Hmmm, gw’oli international (mutima gukuba
tegukuba)
Love, ddembe ddembe ddembe (give me love, aah)
Hmmm, gw’oli international (mutima gukuba
tegukuba)
Kambeere oyo agolokoka mu kiro
Alikubikka buli lw’olibulwa otulo
Njagala gwe weesige nze
Neesige gwe
Bed ne pillow
Ndikuloopera buli aligezaako okututaagalula
Balala balina emitima gya kiyeekera mbatya
Tebamanyi na ku lovinga
Ondi munda mu heart
Era ne ku ngulu ku face
Orollinga inside, inside
Yeeah
shary: 28/12/24 - 00:46:19 MUTIMA Lyrics by An-Known
Ooh I L.O.V.E I love you
Love yo enkubyekubye yii
Kebera omutima oba osobola
Omanye ekiri mu nze oyiiye eh
Gwe wootoli mbulwa otulo
Ne life efuuka struggle
My babe, I miss you sure deal, ah
Ŋŋamba omissinga nga bwe nkumissinga
Nga nze bwe nkumissinga
Ŋŋamba onjagala nga bwe nkulovinga, eeh
Kyatule okyatule
Mutima gwange gukwesize
Yagala nze onsaasire, eh yee
Nkwata baby tonvaako (tonvaako)
Ku mutima osule awo (tonvaako)
Mu kiro enkuba ekuba, onnyweze (tonvaako)
Ng’enkuba ekuba omutima gusule (tonvaako)
Yee
Spot Music
It’s gonna take me some time to find someone
Simanyi oba okiraba nti the day you leave me am
done
Naye ki twekoza? (twekoza)
Tukole mukwano gwe tumanyi (twekoza)
Abo babi tetubeefasa
Yongeza mukwano bwe neebaza
Love I can’t let you go
Mazima simanyi na kya kukuwa
Your love can’t let you go
Nga bye ndoota by’onkola, eh yii
No baby aba abakwanyi abo babakwanire eyo
Nakwesiba gwe era oli wange omutima gutunuze
eno
Yee eh
Nkwata baby tonvaako (tonvaako)
Ku mutima osule awo (tonvaako)
Mu kiro enkuba ekuba, onnyweze (tonvaako)
Ng’enkuba ekuba omutima gusule (tonvaako)
Kwata kwata baby tonvaako (tonvaako)
Ku mutima osule awo (tonvaako)
Baby nnyweza (tonvaako)
Ku mutima osule awo (tonvaako)
Eby’okububa kati bindekere
Fuba kuloopa bakwepikira
Ndi wa kulwana n’abo abakutaayiza eyo abakusiiya
I got no money but ngezaako okufuna ke nfunye
Nsaba Katonda atuteerewo ekkubo tulifuna
Eno life minzaani
Omukwano gwa Angelo ne Yna gwankuba
Njagala bwotyo babe
shary: 28/12/24 - 00:46:48 Believer Lyrics by An-Known
Bismillahi rahmanir raheem
Alhamdulillahi rabbil alamin
Nalonda mugumiikiriza
Yasiima n’akkiriza
Bannange oli omwana anyumira mu sharia
Believer nafuna believer
Amazima Allah wa maanyi
Obulungi bwo tebupimwa ku minzaani
Nnyabo togaana
Nze muyimbi kuba guitar
Ku mutwe gw’omudongo ate gwe kw’osula
Gwe manya musiraamu nakupenda (nakupenda)
Nnyabo togaana, nzikiriza
Nkwagala biri era na bino
Biri na bino
Gwe musiraamu nakupenda (nakupenda)
Nti erinnya lyo lirungi ku buli lulimi
Ogenda n’obasaaliza buli ddiini
Nkusabira mirembe ’cause you’re my babe my babe
Nnyabo ndi driver gwe siba musipi
Nguza omukwano gwo mpa ne receipt
Nkusabira mirembe ’cause you’re my babe my babe
Bismillahi rahmanir raheem
Alhamdulillahi rabbil alamin
Bismillahi rahmanir raheem
Alhamdulillahi rabbil alamin
Bismillahi rahmanir raheem
Alhamdulillahi rabbil alamin
Bismillahi rahmanir raheem
Alhamdulillahi rabbil alamin
Alhamdulillahi rabbil alamin
Mungu yekka y’amanyi shadur ameen
Nze ndi mu lock yo
Ndiko lock yo ndi ku same page (same page)
Ku ssomero ly’omutima gwo mbe Director
Ku FB nakuwa like ne Insta
Kyenva ngoberera buli ky’okola sirikuyiga, yeah
Believer gwennina believer
Amazima Allah wa maanyi
Obulungi bwo tebupimwa ku minzaani (ku minzaan
Bismillahi rahmanir raheem
Alhamdulillahi rabbil alamin
Bismillahi rahmanir raheem
Alhamdulillahi rabbil alamin
Bismillahi rahmanir raheem
Alhamdulillahi rabbil alamin
Bismillahi rahmanir raheem
Alhamdulillahi rabbil alamin
Believer nafuna believer
Amazima Allah wa maanyi
Obulungi bwo tebupimwa ku minzaani