Mutima by anknown

Replies: 3 - Views: 14

Scarcity: 27/12/24 - 14:39:16
Mutima Lyrics
Ooh I L.O.V.E I love you
Love yo enkubyekubye yii
Kebera omutima oba osobola
Omanye ekiri mu nze oyiiye eh
Gwe wootoli mbulwa otulo
Ne life efuuka struggle
My babe, I miss you sure deal, ah
amba omissinga nga bwe nkumissinga
Nga nze bwe nkumissinga
amba onjagala nga bwe nkulovinga, eeh
Kyatule okyatule
Mutima gwange gukwesize
Yagala nze onsaasire, eh yee
Nkwata baby tonvaako (tonvaako)
Ku mutima osule awo (tonvaako)
Mu kiro enkuba ekuba, onnyweze (tonvaako)
Ngenkuba ekuba omutima gusule (tonvaako)
Yee
Spot Music
Its gonna take me some time to find someone
Simanyi oba okiraba nti the day you leave me am done
Naye ki twekoza? (twekoza)
Tukole mukwano gwe tumanyi (twekoza)
Abo babi tetubeefasa
Yongeza mukwano bwe neebaza
Love I cant let you go
Mazima simanyi na kya kukuwa
Your love cant let you go
Nga bye ndoota byonkola, eh yii
No baby aba abakwanyi abo babakwanire eyo
Nakwesiba gwe era oli wange omutima gutunuze eno
Yee eh
Nkwata baby tonvaako (tonvaako)
Ku mutima osule awo (tonvaako)
Mu kiro enkuba ekuba, onnyweze (tonvaako)
Ngenkuba ekuba omutima gusule (tonvaako)
Kwata kwata baby tonvaako (tonvaako)
Ku mutima osule awo (tonvaako)
Baby nnyweza (tonvaako)
Ku mutima osule awo (tonvaako)
Ebyokububa kati bindekere
Fuba kuloopa bakwepikira
Ndi wa kulwana nabo abakutaayiza eyo abakusiiya
I got no money but ngezaako okufuna ke nfunye
Nsaba Katonda atuteerewo ekkubo tulifuna
Eno life minzaani
Omukwano gwa Angelo ne Yna gwankuba
Njagala bwotyo babe


Scarcity: 02/01/25 - 23:14:47
Anknown yankubila kano baaba.clap2.


monocular: 02/01/25 - 23:23:23
kaakabi mwana .clap2.


Scarcity: 02/01/25 - 23:42:00
Soka omulabe




1/1

Home>Forums>Metro-Goldwyn Solice -MGS- Club
>Free Credits Machine>Mutima by anknown

ChatLanka 2013-2023