Namagembe by mad0x

Replies: 1 - Views: 8

Scarcity: 25/12/24 - 09:05:11
Namagembe Lyrics by Maddox Sematimba
Namagembe oliwa?
Ngoluddeyo nnyo eyo gyoli
Laba ndi wano nkulinze
Nindiridde owange
Nze gwe nasiima mu bangi
Ate anti bulijjo
Weetegerezanga nnyo abantu
Bwe mutabagana obulungi
Ababawalana lwe baba abangi
Ne babalemesa omukwano
Jjukira luli
Lwe twali ffembi
Ngabatulaba, balaba bubi
Olwokuba nti ffe tussa kimu
Ne tubalemesa aah ah
Weyongere wano
Tobaliraana bali
Tobaliraana abokukulumya
Abo abakolerera okukulumya
Baveeko baviire eeh eh
Ooh oh, aah ah
Nkwagala (Nkwagala)
Mpisibwa bubi bwe buziba (Mpisibwa bub
Ne bukya nga sikulabyeko
Nkwagala (Nkwagala)
Kimalamu amaanyi (Mpisibwa bub
Bwe mba sikulabyeko, oh oh
Mukwano Namagembe
Nkwagala
Nkwagala nnyo tondekangawo (Mpisibwa bub
Nga sikulabyeko
Bwe mba ne bye nkola, tebigenda
Nsula bubi nnyo nze (Nkwagala)
Notulo ne tubula (Mpisibwa bub
Bwe mba sikulabyeko
Ate anti bulijjo
Weetegerezanga nnyo abantu
Bwe mutabagana obulungi
Ababawalana lwe baba abangi
Ne babalemesa omukwano
Jjukira luli
Lwe twali ffembi
Ngabatulaba, balaba bubi
Olwokuba nti ffe tussa kimu
Ne tubalemesa aah ah
Weyongere wano
Tobaliraana bali
Tobaliraana abokukulumya
Abo abakolerera okukulumya
Baveeko baviire eeh eh
Nkwagala (Nkwagala)
Mpisibwa bubi bwe buziba (Mpisibwa bub
Ne bukya nga sikulabyeko
Nkwagala (Nkwagala)
Kimalamu amaanyi (Mpisibwa bub
Bwe mba sikulabyeko, oh oh
Mukwano Namagembe
Nkwagala
Nkwagala nnyo tondekangawo (Mpisibwa bub
Nga sikulabyeko
Bwe mba ne bye nkola, tebigenda
Nsula bubi nnyo nze (Nkwagala)
Notulo ne tubula (Mpisibwa bub
Bwe mba sikulabyeko
Tondekangawo (Nkwagala)
Mpulira bubi (Mpisibwa bub
Nga sikulabyeko, oh oh
Mukwano Namagembe
Tondekangawo (Nkwagala)
Mpulira bubi (Mpisibwa bub
Bwemba sikulabyeko, oh oh
Mukwano Namagembe (Nkwagala)
Nkwagala nyo tondekangawo (Mpisibwa bub
Bwe mba sikulabyeko, oh oh
Nsula bubi (Nkwagala)
Notulo ne tubula (Mpisibwa bub
Bwe mba sikulabyeko
Nsula bubi


leeyah: 25/12/24 - 09:06:20
.clap..clap.



1/1

Home>Forums>BREAKING LIMITS Club
>Mission possible>Namagembe by mad0x

ChatLanka 2013-2023